Baibuli y’Oluganda icon

Baibuli y’Oluganda APK

14 votes, 4.3/5
  • Author:

    GRATIS

  • Latest Version:

    1.0

  • Publish Date:

    2016-11-10

The description of Baibuli y’Oluganda

Oyogera Oluganda? Wandiyagadde okusoma Baibuli mu lulimi lwo?

Eno aapu ejja kukuyamba! Ekuwa Ekitabo Ekitukuvu mu Luganda, ku ssimu yo ku bwereere!

Tukuwa Baibuli enzivuunule obulungi mu lulimi OLuganda, emu ku nnimi enkulu mu Uganda. Aboogezi b’Oluganda abasukka mu bukadde 4 kati basobola okufuna Baibuli y’Oluganda.

Sembera eri Katonda ng’oyita mu kusoma Baibuli buli lunaku ku ssimu yo! Baibuli erimu ekigambo kya Katonda ekitaggwaawo. Kino kigambo kya Katonda eky’enjawulo era ekiwa amaaanyi.

Ekigambo kino kikulaga ekkubo ly’obulamu, kikuwa aw’okwewogoma ng’olina emitawaana, entanda Katonda gye yatuwa mu lugendo lw’obulamu buno.

Kati osobola okugifuna mu lulimi Oluganda, ku ssimu yo ku bwereere!

Ekitabo Ekitukuvu kirimu ebitabo 39 mu Ndagaano Enkadde (Olubereberye, Okuva, Ebyabaleevi, Okubala, Ekyamateeka, Yoswa, Ekyabalamuzi, Luusi, 1 Samwiri, 2 Samwiri, 1 Bassekabaka, 2 Bassekabaka, 1 Ebyomumirembe, 2 Ebyomumirembe, Ezera, Nekkemiya, Eseza, Yobu, Zabbuli, Engero, Omubuulizi, Oluyimba lwa Sulemaani, Isaaya, Yeremiya, Okukungubaga, Ezekyeri, Danyeri, Koseya, Yoweeri, Amosi, Obadiya, Yona, Mikka, Nakumu, Kaabakuuku, Zeffaniya,Kaggayi, Zekkaliya, Malaki) n’ebitabo 27 mu Ndagaano Empya (Matayo, Makko, Lukka, Yokaana, Ebikolwa, Abaruumi, 1 Abakkolinso, 2 Abakkolinso, Abaggalatiya, Abaefeeso, Abafiripi, Abakkolosaayi, 1 Abasessaloniika, 2 Abasessaloniika, 1 Timoseewo, 2 Timoseewo, Tito, Firemooni, Abaebbulaniya, Yakobo, 1 Peetero, 2 Peetero, 1 Yokaana, 2 Yokaana, 3 Yokaana, Yuda, Okubikkulirwa)

Soma Baibuli y’abaganda, mu lulimi oluyonjo era olw’omulembe. Funa Baibuli yaffe ey’Oluganda kati kati ku ssimu yo!

Baibuli y’Oluganda for Android official Trailer

Show More
Baibuli y’Oluganda APK Version History
Request Baibuli y’Oluganda UpdateRequest Update
Baibuli y’Oluganda 1.0 for Android 4.0.3+ APK Download

Version: 1.0 (1) for Android 4.0.3+ (Ice Cream Sandwich MR1, API 15)

Update on: 2016-11-21

Signature: 0e841f42faf1f4e589dd9d5264bfa3193d9ec6d3 Baibuli y’Oluganda 1.0(1) apk safe verified

APK File SHA1: 8d7861aa27ec520fc246687fcd0b2f711eddc8bf

Download APK(7.1 MB)

Popular Apps In Last 24 Hours
Download
APKPure App